Bagambe Mbagala (759KB)
Katonda ayagala amakka, era ayagala kubera kitaffe. Twatondebwa okubera nenkolagana naye, era tubere batabani be ne bawalabe, ngatubera mubulamu obutaggwaawo Yesu bweyafa okutuwa. Kitegeza, ayagala tumwesigameko, tumwagale, era naye atwagale. Ayagala tumwesige, era tumutukirire nga tulina ebyetago. Ayagala okubera nenkolagana eyasekinomu naffe.